Ssewanyana Alwanaganye ne Poliisi

0
1188

Omubaka wa Makindye West Allan Ssewanyana akolimye era nakukulumira ekibiina ekiri mubuyinza, olwokuddira olunaku lwabanayuganda bonna, olwamefuga ag’omulundi ogwa makumi 54, nebasalawo okugafuula ag’ekibiina kya NRM.
Ssewanyana nga yomu kuboludda oluvuganya leero abalemeseddwa okuva mu maka ge agamba nti embeera ekibiina kya NRM gyekitaddewo eri abalala yabalusibira mu bbwa.