Uganda Ewangudde Zawabu mu Zurkhaneh

0
784

Tiimu ya uganda ey’omuzanyo oguyitibwa zurukanne yawangulidde Uganda emidali 2 egya zzaabu mu mpaka za Tafisa world sport ezibadde ziyindira mu indonesisa.
Emizannyo gino gyetabiddwaamu amawanga agasuba mu 130 mu mizanyo ejejawulo.
Abazanyi abakiridde Uganda olwaleero banjulidde emidaali gye baawangudde eri akakiiko akakulira eby’emizannyo mu ggwanga ka NCS.