Uganda Yeeriisa Nkuuli mu Pool

0
603

Abazannyi ba tiimu y’eggwanga ey’omuzannyo gwa pool bali mu keterekerero k’empaka za Africa Uganda zejja okutegeka nga 1 Nov e Lugogo.
Mu kiseera ky’ekimu nnantameggwa w’omwaka guno Sula Matovu agamba nti amaanyi agatadde ku mpaka zino, okulaba ng’ekikopo kisigala ku butaka.