UNICEF: Omukyala Ali Olubuto Agwana Kulya Ki?
Tukyeyongerayo nenteekateeka zaffe ku kikwatagana n’enkunza y’ezadde eddungi leero katulabe biki omukyala w’olubuto byalina okulya okusobola okufuna omwana omulamu obulungi. Dr Charlse Kiggundu omukugu mu nsonga z’abakyala atunyonyola.