UOC Babangudde Bannabyamizannyo

0
886

Omusomo gw’akakiiko akatwala emizannyo gya Olympics mu ggwanga aka U.O.C gukomekkerezeddwa olunaku olwaleero ku hotel ya Imperial Royale mu Kampala nga abakungu abasobye mu makumi 40 okuva mu bibiina ebitwala emizannyo egyenjawulo beebagwetyamu.
Bano babanguddwa mu bukodyo obwokujjanjaba bannabyamizannyo ssi nga baba bafunye obuvune.

More News