Wali Oguzeko Ebintu ku Equator?

0
463

Abasubuuzi abakolera ku Uganda equator webali basagambiza ng’akimezeza kwa musana, anti ensimbi bagamba nti kati bakolera ddala olwabalambuzi abeyunira ekifo kino.
Bano batunda ebintu ebyenjawulo gamba ng’ebyemikono saako ebiraga obuwangwa bwa banayuganda era embeera bakakasa nti ssi mbi nakatono.