Ssendawula Asonze ku Kinaleeta Njala

0
1013

Ekyeya ekikandaaliridde mu ggwanga wadde kyeraliikirizza bangi naye abakugu mu byobulimi bagamba nti kino tekirina kuba kyekwaso kya kuleeta njala mu bannayuganda.
Gerald Ssendawula nga musuubuzi wa mwanyi atubuulidde ekizibu Uganda kyeyolekedde mu byemmere mu kiseera kino.