Enkayaana Z'omuzikiti Gw'e Kyazanga Teziggwa

0
909

Kyazanga Masgid Noor gweguliko enkaayana nga waliwo abagamba nti eyali Amir (Sheikh Kakomo) wagwo yatunda ebyobugagga byagwo okuli ekyuuma kya kasooli kko n’okubuzaabuza ensimbi eziva mu ddwaliro ly’omuzigiti.
Ku ntandikwa ya wiiki eno twakulaga enkaayana ezaaliwo nga n’abamu baakwatibwa wabula n’olwaleero zisitudde buto enkundi.