Ebizimbe Ebitalina Pulaani Bimenyebwe – Museveni

0
1054

President Yoweri Museveni akambuwadde ku bizimbe ebitatuukana na mutindo gwa bibuga, alagidde byonna bimenyebwe olw’okutaasa obulamu bwa bannayuganda.
President agambye nti ebizimbe byonna ebiri yegeyege, ebitali ku pulaani, oba ebyazimbwako nebikoma mu kkubo wano mu Kampala n’ebibuga ebirala babisuule ku ttaka okusinga okugwa ne bitta abantu.