Kyetagisa Ki Okuzimba mu Kampala?

0
1109

Buli olukya wabaawo ennyumba oba ekizimbe ekizimbibwa mu kibuga Kampala.
Gwe abadde takimanyi, e Kampala omuntu tamala gazimba, Waliwo emitendera egigobererwa, naye abaffe buli azimba e Kampala agoberera amateeka gano?
Ye abaffe, buli muntu amateeka gano agamanyi?
Esther Namutamba ayogeddeko n’omuteesiteesi wa Kampala Mark Bwambale n’atunnyonnyola emitendera gy’okuzimba e Kampala.