Uganda Etandise Okukola Etaala

0
1251

Minisita omubeezi avunyizibwa ku mazzi Ronald Kibuule asomoozezza kampuni z’Abachina okwongera ku mutindo gwebintu bye batunda wano mu Uganda.
Kibuule abadde ku mukolo gw’o kuggulawo kampuni ekola ebyuma ebikozesa amasanyalaze ya Chint Electronics Company Limited esookedde ddala wano ku katale ka Uganda.