Aripoota Ezitanoze Zinnyiiza Museveni

0
1078

President Yoweri Museveni agambye nti ku mulembe guno ogw’abalabufu, abaana abawala basaana balekerwe eddembe erigabana ku busika ba kitaabwe bwe baleka ku nsi.
President abadde atongoza enkola ya gavumenti eneeyitwamu okulwanyisa ebikolwa eby’okuyigganya n’okutulugunya abakyala n’abaana ab’obuwala.
Wabula Museveni ajunguludde enkola eno n’agamba nti erekeddwaamu emyagaanya mingi egyetaaga okuziba.