Emirambo Bagikwasizza Bannyinigyo e Kasese

0
1006

Poliisi etandise okukwasa ab’enganda emibiri gy’abantu abattibwa mu nsitaano eyali ku lubiri lw’omusinga wa Rwenzururu ku nkomerero ya wiiki ewedde.
Poliisi era efulumizza olukalala lw’abantu abaakwatiddwa mu lutalo olwo abagenda okusimbibwa mu mbuga baggulweko emisango egitali gimu.