Gavumenti Tennakola Kimala ku Sirimu

0
1264

Enkya Uganda lwegenda okwegatta ku nsi yonna okujjukira olunaku lwa mukenenya ate n’okwongera okwefumitiriza ku lumbe luno.
Wano mu Uganda, kumpi buli maka gaali galozezza ku bukambwe bwa nnawookera ono siriimu era kumpi buli muntu abumanyi.
E Rakai eno bannayuganda gyebagamba nti yeewagoberwa olumbe luno mukenenya mu myaka egyekinaana.
Tugenzeeko e Rakai okulaba olumbe luno bwerwaggya.