Abaayaniriza Paapa Bakyalunyumya

0
1133

Omutukuvu Ppaapa Francis lwe yajja kuno gwali mukisa gwa njawulo nnyo eri abakkiriza, era abaafuna omukisa okubakwatako mu ngalo baalunyumya ng’olwabaddewo eggulo.
Omwaka guweze mulamba kasooka Ppaapa ajja mu Uganda, bingi ebyaliwo naye abaamukwatako mu ngalo na buli kati balulojja, olw’emikisa emingi gye baayoola.

More News