Ababaka Ba EALA Baagala Tteeka Erigaba Obusiimo

0
845

Ababaka abakilila Uganda mu Paalamenti yobuvanjuba bwa Africa eya EALA batandiise kawefube waabwe ow’okunonya ebirowoozo ku bbago lye tteeka elya East African Community Retirement benefit nga lye baago lye tteeka elyagala omukago okuwa nga obusiimo eli abo abakulembeze bomukaago bwebaba batuuse okuwumula.
Ababaka baano banyonyodde banamawulire ku paalamenti nti ela embera yentaalo mumawanga gannamukaago agaamu n’obuzibu bwebyenfuna byebimu kwebyo ebiviriiddeko emirimu gya palaamenti eno okusannyalala nga tebalina nsimbi.

TagsEALA