Ababaka Basalidde Makerere Eddagala

0
562

Ababaka ba Paalimenti baagala gavumenti ekole ennongosereza mu mateeka agafuga amatendekero ga gavumenti aga waggulu okusobola okwewala obutakkanya n’okwekalakaasa okweyongedde mu matendekero gano naddala ku yunivasite y’e Makerere.
Ababaka ba paalimenti betwogeddeko nabo basabye ne alipoota ku nsaasanya y’ensimbi ezisasulibwa abayizi n’ezo gavumenti zeewayo.