Ababundabunda Ate Nabo Beesosola – Bakugu

0
557

Abasudani abakuumirwa mu nkambi e Kiryandongo, enjawukana zabwe mu mawanga bazireese ne mu Uganda ng’agava mu nkambvi y’e Kiryandongo gagamba nti tebakyalabagana. Bannakyewa aba YWCA bwe bawulidde amawulire ago basitukiddemu okugatta abantu bano, babategekeddewo olukungaana muzzanganda ne beetaba mu mizannyo egy’enjawulo n’okubatandikirawo obulimulimu.