Abagoba Ba Booda Babanguddwa ku Bubenje

0
683

Enteekateeka ey’okugatta ba dereeva ba taxi n’abagoba ba bodaboda wano mu Kampala n’ebitundu ebirala eggyiddwaako engalo. Bannamukago ogutaba ba dereeva ogwa Amalgamated Transporters and General Workers Union be bawomye omutwe mu nteekateeka eno, era mu kyo baakubalambika ku ngeri y’okunyweza omulimu gwabwe.