Abakolera ku Qualicel Beegugunze

0
571

Ekibuga Kampala kikedde kusannyalala abasuubuzi abakolera ku bizimbe okuli qualicell ne tesco plastic bwebeeklakaasizza nga bawakanya kubongeza nsimbi za bupangisa.
Abasuubuzi bagamba nnyini bizimbe bino, Drake Lubega abyongeddemu akakadde kalamba n’ekitundu ate ng’azaagala ku ntandikwa ya mwezi enkya.