Abakyala Beerisa Nkuuli mu Mpaka za Pool

0
659

Ttiimu y’abakyala eya Uganda ezannya ogwa Pool ewangudde empaka za All Africa BlackPool Championship olwaleero e Lugogo mu indoor Arena.
Bano ekikopo okukiwangula, basoose kukuba ttiimu ya Kenya obugoba 22- 03.