Abalamuzi Abaawumula Bakuyitibwa

0
543

Ekitongole ekiramuzi kyandiwalirizibwa okuyita abalamuzi abaawummula edda bakomewo bayambe bannaabwe abaliwo kati, okukendeeza ku misango egyetuumye.
Mu kakiiko akassibwawo okulaba engeri gyebayinz okukendeeza emisango, minister w’amateeka Gen Kahinda Otafire mwasinzidde n’ateesa nti n’abasibe abamaze ebbanga eddene ku alimanda bayimbulwe, amakomera gatoowolokoke.