Abalimi Baagala Teeka ku Kaawa

0
561

Abalimi b’emmwanyi mu Uganda basitukiddemu nebasaba wabeewo etteeka erissibwawo okuvunaana abanoga emmwanyi ento.
Bano bagamba nti abanoga emmwanyi nga zikyali bebattattanye omutindo gwemmwanyi eziva mu Uganda nekibafiiriza n’akatale ebweru.