Abasuubulira e South Sudan Baagala Obukuumi

0
942

Abagoba b’ebidduka ebigenda e South Sudan bawadde Gavt bawadde gavumenti wiiki bbiri zokka okubawa obukuumi obunabasobozesa okutambuza ebyamaguzi byabwe okubitwala mu ggwanga eryo nga tebalumbiddwa batemu.
Bino webiggyidde nga Bannayugnda bangi abakolera mu South Sudan bazze batulugunyizibwa n’abamu ne bawambibwa ssaako okuttibwa abatemu ababateega mu makubo munda mu South Sudan.