Abasuubuzi Baakusomesebwa ku Bya Bizinensi

0
444

Ekitongole ekitereka bwiino w’ebikolebwa ki Uganda Registration Services Bureau kiteesetese okusomesa abasubuuzi ku ngeri gyebayinza okuyimirizawo business zaabwe
URSB ezudde ng’abantu abasinga okutandika business nezitawangala olwobutaba nabukugu mu zzo
Abakulu mu URSB okwogera bino basinzidde Makerere University Business school okutendeka abayizi bakuguke mu busubuuzi