Abatuuze Baloopye Abalamuzi ne Poliisi e Kiboga

0
729

Abatuuze b’ Lwamata bogedde ebikankana nga bemulugunyiza ekitongole ekilamuzi nga abakozi ba kooti ye kiboga bwekwaata obubi emisango gyaabwe ekibaviirako okufiirwa ensimbi n’ebintu byabwe ebikalu.
Abatuuze era baloopedde abakungu b’akakiiko k’amateeka nti abalamuzi abamu baabagoba ne kkooti nga batutteyo emisango gyabwe.