Abatuuze B'omu Ntaawo Bakolimidde Ekanisa

0
675

Abatuuze abali ku ttaka erikayanirwa ne setendekero wa Uganda Christian University erisangibwa ku kyalo Ntawo mu kibuga Mukono bali mu kusatira olwa batamanya nggamba abazze mukiro ekyakessezza eggulo ne ba fuyiira emmere yaabwe eddagala eritandisse okugikaza nga ne bisolo byabwe nabyo byanditondoka. Abatuuze olunwe balunsonze mu bakulira ssetendekero wa UCU.