Abatuuze e Mubende Bookyezza Akatale Lwa Kubagoba ku Ttaka

0
1033

Mu buufu bwebumu abatuuze abawangalira mu gombolola ye Butoloogo bavudde mu mbeera, nebakkira akatale kalamba nebakakumako ogufumba emmere, nga nabo bawakanya kyabakulembeeze baabwe kwekobaana nabagala okubagoba kuttaka kwebawangalidde emyaka gyonna.