Abavubuka Ba Buganda Boolekedde Bugerere

0
523

Ebibinja bya bavubuka bibiri nga buli kimu kirimu abavubuka 200 okuva mu masaza agenjawulo okuva mu bwakabaka bwa Buganda bakubisaamu engatto okwolerekera essaza lya Kabaka erye Bugerere nga nogubattuteyo kwekkwetegekera emikolo gyokuggala empaka zengabo ye mipiira gyebika bya baganda era nokukola bulunji bwansi musazza lye bugerere.Egigenda okubeerawo e Bugerere nga 27th omwezi guno.