Abayizi Ba Makerere Beekalakaasiza

0
730

Poliisi yakedde kugobagana na bayizi ba Makerere university abaakedde okwekalkaasa nga batwala ekiwandiiko mu paalimenti, ekyemuluginyiza gavumenti okuggala ssettendekero ono.
Abayizi nga bakulembeddwaamu guild president wabwe Roy Ssembogga police tebaganyizza kugendayo, ebakutte n’ebaggalira wewaawo abamu bayimbuddwa oluvannyuma.