Abayizi N'abazadde Ba Bridge Beekalakaasizza

0
641

Abazadde n’abayizi ab’essomero lya Bridge International Academy ery’omu Nsumbi Nansana erimu ku gaggaddwa mu district y’e Wakiso bakedde kwelalakasa, bawakanya engeri kooti gyeyasazeemu omusango gwabwe olunaku lw’eggulo.Abamu ku bazadde batuusa nokutisatisa nga bwebajja okweyambula basigale mu suuti ya adam bwekiba nga kyekijja okuwuliza Gavumenti okugulawo amasomero gaabwe.

More News