Ab'e Kasese Batwala Museveni mu Kkooti Y'ensi Yonna

0
526

Ababaka ba paalamenti aba ava e Kasese beerayiriidde okutwala Presidenti Yoweri Museveni mu kkooti y’e ensi yonna nga bamulumiriza okulagira basajja be okulumba olubiri lw’omusinga ne batta abantu.
Ababaka era bategezeza nga bwebatali betegefu kuteesa na gavumenti okujjako nga Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesiley Mumbere ayimbuddwa okuva mukomera jjaali ekirinya.