Ab'ee Kasokoso Beekalakaasizza Lw'amasanyalaze

0
644

Abatuuze b’e Kasokoso mu Kira munisipaali olwaleero bavudde mu mbeera ne beegugunga, nga bavumirira ekitongole kya UMEME okubasalako amasannyalaze kati omwezi mulamba nga bali mu kibululu.
Abatuuze bazibye enguudo ne bazikumamu omuliro ekisannyalazza emirimu, n’ekiddiridde ye poliisi okulwanagana nayo okumala akaseera.