Ab'ee Luuka Bawanjagidde Kyabazinga Abayambe ku Nvuza

0
662

E Busoga obweralikirivu bweyongedde olw’envunza ezizeemu okuzinda ebyalo nekiwaliriza abasomesa okudduka mu bibiina anti nabo envuza tezibatalizza.
Abasomesa bano bagamba nti okukolera mu mbeera bweeti kiwaliriza banaabwe bangi okudduka obusomesa nebadda mu kulima n’okuvuga boda boda.
Abasomesa abadduse mu kibiina bavudde ku Buwiiri Primary School, ku kyalo Itakaibolu Waibuga sub-county, Luuka district.