Akabenje Katuze Ow'amawulire e Gangu

0
1322

Omuntu omu yaafiiriddewo mbulaga n’abalala bana ne baddisbwa mu ddwaliro nga taasulewo taasiibeewo yaali ku mimwa oluvanyuma lwa mmotoka ya takisi okulemererwa omugoba waayo n’emutomera nga akabenje kano kagudde Ggangu mu district y’e Wakiso.
Omugenzi ategeerekese nga ya Kamya John abadde omutunzi w’amawulire ku Ggangu.