Akakiiko Akanoonyereza ku Makerere Katandise

0
654

Akakiiko akassibwawo president Museveni okunonyereza ku gogolimbo ali e Makerere mu butongole katandise omulimu gwako, era kasuubizza okutema empenda ezinaamalawo ebizubu bya ssettendekero ono.
Akulira akakiiko ako DR Abel Rwendeire agambye nti omulimu bagutandise n’amaanyi, era yeeyogeddeko nti asaanidde okukulira omulimu ogwo kuba yali akoleddeko e Makerere.