Amagye Kuby'e Kasese

0
957

Mungeri y’emu, eggye lya UPDF likkirizza nti wandibaawo abantu ba bulijjo abatalina musango abaakwatiddwa n’okuttibwa mu nsitaano eyabadde mu lubiri lw’omusinga wa Rwenzururu wakati w’abakuumaddembe n’abakuumi b’omusinga.
UPDF n’amagye wabula beesamudde ebiyitingana ku mukutu mugattabantu nti mu lubiri mwasimiddwamu obwaguuga bw’entaana omwaziikiddwa abantu ekirindi.