Asiika Obulamu: Omanyi Empeke Abakazi Gyebamira Ku Makya?

0
673

Waliwo enkola eziwerako eziyamba abakyala okwewala okufuna embuto zebateetegekedde.
Abasinga bamira mpeke za buli lunaku, abalala mpiso za myezi, abalala babala mbira n’ebirala bingi. Olwaleero mu Asiika obulamu ka tulabe akakerenda abayivu kebayita ‘morning after pill’.