Ba Ssemugayaavu Baakufirwa Emirimu

0
415

Minisita w’ebya tekinologiya Frank Kajiji Tumwebaze alabudde nti ku luno gavt tejja kuguminkiriza bakozi ba ssemugayaavu. Agambye nti abakozi ba gavt ku mulembe guno ogwa tekinologiya basaanye okweyambisa omutimbagano okutunda enteeekateeka za gavt zonna.