Bannamawulire Beesunga Ogwa Uganda Cranes ne Ivory Coast

0
687

Nga tiimu y’eggwanga ey’omupiira Uganda Cranes yeetegekera empaka z’ekikopo kya Africa, kikakasiddwa nti Uganda yaakuzannya omupiira ogw’okwegezaamu ne tiimu nga Tunisia ne bannantameggwa aba Ivory Coast.
Uganda esazeewo okukozesa omukisa guno, engeri empaka za CECAFA gye zikyali mu lusuubo, ng’omutegesi tamanyiddwa.