Bano Abalwadde Baagala Buyambi

0
606

Abazadde bazze kipayoppayo nga gabeesibye, baazaala omwana ng’alina ebitundu by’ekyama 2, ekikazi n’ekisajja, kaakano beetaaga ensimbi obukadde 100 okumutwala mu America omwana alongoosebwe.
Basabye abazirakisa babasuule omukono kubanga ensimbi zibeekubya mpi.
Mu ngeri yeemu munnayuganda omulala yalwala ekibumba yeetaaga obukadde 70 bakirongoose, n’omwana ow’emyaka 16 yalwala ensigo, bonna balaajanidde bannayuganda babadduukirire.