Bbanka Enkulu Egumizza Bannansi

0
659

Amyuka ssenkulu wa banka enkulu eya Uganda Luis Kasekende agumizza bannayuganda nti tebalina kufuna kutya kwona nti ebyenfuna bye gwanga biri mumbeera mbi nnyo ob anti bikyeyongera okudobonkana olwa banka enkulu okweddiza Crane bank nga abamu bwebabitebya.