Besigye Ayise Abayizi Bamwegatteko mu Kuguguba

0
594

Munna FDC col Kiiza Besigye awadde amagezi abantu bonna abakosebwa embeera eri ku ttendekero ekkulu eMakerere omuli abayizi, abasomesa nabazadde bakoppe enkola ye ey’okuguguba olwo gavumenti lwejja okuwulira egonjole ebizibu ebiri e Makerere omuli okusasula abasomesa n’okukakasa nti abayizi bayiga bulungi
Kino kiddiridde setendekero Makerere okuggalwa olw’abayizi okwekalakasa nga bawakanya obutasomesebwa anti abasomesa nga nabo bediimye olwobutasasulwa