Buganda Eggudde Olutalo ku Bwavu

0
940

Obwakabaka bwa Buganda bwagala gavumenti eyawakati eyongere ku ssennte zeteeka mu byobulimi kubanga lyekubo lyokka erigenda okugya bannayuganda mu bwavu naddala abavubuka abadduka mubyalo buli lukya nebeyiwa mu bibuga oluvanyuma lwokutunda ettaka.

More News