Bugema Etikidde Abayizi Abasoba mu Lukumi

0
834

Libadde sanyu gyerere ng’abayizi abasoba mu lukumi batikirwa ku ttendekero lya Bugema, university oluvanyuma lwokumegga emisomo gyabwe.
Kakati omumyuka wa senkulu ow’ettendekero Kakensa Patrick Manu eno gyasinzidde nakakakasa nga University bwegenda okutandiika okusomesa digiri eya PHD.