Ebeeyi Y'amasannyalaze Yeegabbisa – B'e Kibuli

0
923

Abawangalira e kibuli bagamba nti bwekuba kubba masanyalaze bakyagabba nnyo, kuba nabo bakooye obubbi bwa Umeme.
Bano bagamba nti okubasasuza 3360 buli mwezi ku nkola ya Yaka oba okozeseza amasanyalaze oba nedda awo teri asinga ba Umeme bubbi, nga nabo balina okwesasuza. E Kibuli enyumba ezisoba mu kikumi zisangiddwa nga zibba amasanyalaze.