Ebya P.7 Bya Nkya, UNEB Erabudde Abakoppi

0
608

Abayizi ab’ekibiina ekyomusanvu mu Uganda basuze bulindaala okutuula ebigezo byabwe ebisembayo ebitandika olunaku lwenkya.
Okusinziira ku kitongole ky’ebigezo, abayizi 640, 860 bebagenda okutuula ebigezo bino nga bawala beebasingako obungi.