Empaka Za "Pool" Zengedde

0
510

Empaka za All Africa Black Pool Championships zitongozeddwa olwaleero e Lugogo wakati mu kwetegeka okwamaanyi.
Ttiimu mukaaga zezaakatuka ku butaka omuli eya South Africa, Zimbabwe, Zambia, Kenya, Lesotho ne bannyinimu Uganda era nga bonna bawera.