Empaka Z'ebikonde Z'abavubuka Zitandise

0
538

Empaka z’ebikonde eza ba musaayimuto abayaayaana okufuuka ba nnankinku ziggyiddwaako akawuuwo mu kisaawe e Lugogo.
Club eziwerera ddala 38 z’ezeetabye mu mpaka zino, ng’ezimu zivudde Mbale n’e Jinja.