Essaza Ekkulu Elya Kampala Liwezezza Emyaka 50

0
492

Libadde sannyu gyerere ngessaza ekkulu erya Kampala lijaganya nga bweriwezeza emyaka amakumi attaano beddu bukya ligunjibwawo ng’essaza ekkulu.
Ku lunaku lwelumu ekeleziya wonna munsi lwefundikidde yubirewo y’omwaka ogw’ekisa nga bweyalangirirwa omutukuvu Papa Francis.